Comments

nassenga

28.06.2019 12:02

Am impressed

Jackline Nabbosa

05.04.2019 05:21

Omubi okulya,

Nalukenge Sarah

15.02.2019 12:20

battu balaba obutalya ngoma olwo engoma nefuuka kyamumi nga olugero olugamga nti akirila kumwana .ani wyalambika enjogera eno era lwaki

Joe Kiyaga

14.10.2018 23:46

Nsaba olugero luno mu luzungu akimanyi ambuliire. Mpulukutu z'amisota zigenda namigo mikka. Ms nankinga

JERALD

21.09.2018 21:14

BATTU BALABA OBUTARYA NGOMA OLWO ENGOMA NEFUUKA KYAMUUMI NGA OLUGERO OLUGAMBA NTI AKIRILA KUMWAANA.ANI EYALAMBIKA EJOGERA ENO ATE YAGILAMBIKA LWAAKI

Samson sekitto

18.09.2018 22:39

Mky. Nankinga nsaba okutuwandiikirayo olukalala lwamannya agatuumibwa nga gangero.

nalukenge sarah muzukulu wa Nkali

15.02.2019 12:15

battu balaba obutalya ngoma olwo engoma nefuuka kyamumi nga olugero olugamba nti akirila kumwaana , ani alambika enjogera eno era lwaki ?

Samson sekitto

18.09.2018 22:35

Bannange ndi musanyufu nnyo!engero zetwageranga ku somero mu p2 ko n'ezo taata zeyatugereranga zonna nzirabye wano. Omulimu mulungi gwemukola. Tusiima.

Andrew Sekayiri

21.03.2018 07:53

Ate olwo lyo errinya lya Sekayiri neritegeza ki. Neyanze

Zirimmenya Joseph

19.02.2018 06:31

Mweebale Okusomesa

Margaret Nankinga

19.02.2018 06:37

Mw. Zirimmenya naawe weebale kusiima.

Omulangira Kimbugwe Amans Michael

04.10.2017 22:01

Mwebale nyo engero empomu zimututusako.
Engero zino zigwayo zitya n'makulu gazo.
Akuyisa enkya....
Enju ezimbwa.....
Nkumanyi muze.....
Agenekera....
Naasanyuka nga nziriddwamu. Akuume

Margaret Nankinga

09.10.2017 08:02

Agenekera atuma asa. : Omuntu akola omulimu alowooza nti ogugwe gwe muzibu ogwa munne mwangu. Kirungi obutanyooma mirimu gya banaffe.

Margaret Nankinga

09.10.2017 07:57

.. naye ng'eyiyo yakulema okuzimba. Omuntu bw'aba akumanyi nnyo ateebereza ky'ogenda okukola n'atakuwa na mukisa kwennyonnyolako oba kwetonda ng'alowooza nti amanyi ky'ozzaako.

Margaret Nankinga

09.10.2017 07:32

Amakulu: Bw'okola ennyo osobola okusinga abo abaali bakusinga. Oyanguyirwa nnyo okuwa amagezi ku by'abalala okusinga ku bibyo. Kyangu okuwoza nti ssinga nze nali nzimba eyo nandikoze kino ne kiri ...

Margaret Nankinga

09.10.2017 07:30

Akuyisa enkya omuyisa eggulo. Nkumanyi muze takulinda kwetonda. Enju ezimbwa ku bugenyi. Agenekera atuma asa.

ALOYSIOUS KALYOWA

25.09.2017 10:59

Mwattu ntuuse ku mukutu guno mu ngeri ya lusaagosaago, kyokka mwebale nnyo. Engero ezo z'atuyigirizanga bingi! Mwebalire ddala. Singa nno amasomero gaddamu okugula obutabo nga Ssebato bafuma! B

Margaret Nankinga

25.09.2017 13:50

Ssebo tukwanirizza ku mukutu. Kituufu amasomero okugula obutabo kubanga bubayigiriza n'okusoma naye naffe tuzigatteko omuwendo nga tuzikolera obufaananyi obwogera (bukatuuni) anti bubasikiriza.

James Kabugo

02.08.2017 11:05

Bannange mwebale kukuuma byaffe. Ngero nnungi nnyo eri abaana baffe abato. Olw'ansagi ne ebizike lw'anyumiranga
nnyo

Margaret Nankinga

02.08.2017 11:40

Mw. Kabugo nkwebaza okuwaayo obudde n'osoma ku ngero zaffe. Tufuba okulaba ng'engero zaffe zino tuzissa ku mutimbagano buli azaagala abe ng'asobola okuzeesomera. Naawe oyinza okutuweerezaayo olugero

Kyambadde Nicholas

05.05.2017 19:08

nungi nnyo ddala

Ssenoga Daniel

12.05.2015 15:41

Tusiima nyo nyini ddala.

Ssenoga Daniel

12.05.2015 15:40

Thank you so much for having such good, stories, we have a lot to learn from them.

Margaret Nankinga

31.03.2015 08:21

Munnange weebale kusiima, naawe bw'oba olina ky'oyagala okugabana n'abalala kiweereze kubanga guno omukutu gwammwe.

Muzzukulu wa Ndugwa

30.03.2015 15:33

Bannange okubeebaza kyokka ndaba nga tekimala wazira kino kyemukoze singa gigenda mu maaso abaana baffe nebatandika okusoma ku bugga n'ensozi ezi sangibwa mu bitundu byabwe, kujja kuba kwenunula.

Latest comments

29.11 | 05:08

Nzjaako akatinko in English

30.10 | 17:22

Thanks for the updates.

19.10 | 20:16

Bamuyita batya

19.10 | 20:14

Kyayi mu luganda

Share this page